Omuzadde omulungi
Abeerawo nemukasera akazibu
Omuzadde omulungi
Abeerawo kalibe sanyu abeerawo
Kalibe sanyu oba enaku ooohu
Abeerawo nemukasera akazibu
Ye bambi Abeerawo Bambi
Abeerawo kalibe sanyu abeerawo
Ng'ovudde ku katonda ali wagulu
Waliwo katonda owokunsi
Oyo Yafuba nakola ekisoboka
Nakola ekisoboka
Okulaaba Ng'obawo
Weziba ntalo aduuka nawe
Era takuleeka mabeega
Ate munjala
Aleeka okulya nawa omuto
Yenasiiba
Oyo yemuzadde w'obunanyizibwa
Gwengyogeerako leero
Heyi heee eeeee
Omuzadde omulungi
Abeerawo nemukasera akazibu
Omuzadde omulungi
Abeerawo kalibe sanyu abeerawo
Kalibe sanyu oba enaku uuuuu
Abeerawo nemukasera akazibu
Ye bambi Abeerawo Bambi
Abeerawo kalibe sanyu abeerawo
Bwosanga akunyumiza maama
Oly'ebiringi byakoze toyagala amale
Ate bwosanga akunyumiza taata ahaaa
Toyagala kuvaawo
Akalunji kalabye akeresa nakaleetera
Omuto atere asanyuke ezo ensimbi
Nebwaba talina awatanya mpolampola
Bambi osomee
Oyo yemuzadde omuzadde omulungi
Aha. ahaa ahaaaaaa
Omuzadde omulungi
Abeerawo nemukasera akazibu
Omuzadde omulungi
Abeerawo kalibe sanyu abeerawo
Kalibe sanyu oba enaku uuuuu
Abeerawo nemukasera akazibu
Ye bambi Abeerawo Bambi
Abeerawo kalibe sanyu abeerawo
Ezo ensimbi z'olina ebitibwa byo'olina
Nabantu bolina abo abekwenyumirizamu
Manyi ga muzadde obituukako
Osanye omwebaze
Kuba ye ekikusanyusa kimusanyusa
Bwalaba okyamye nakubuliri
Ahaaaa
Oleme kugenda mu Wawa maama
Munsi eno mwoli
Omuzadde omulungi
Abeerawo nemukasera akazibu
Omuzadde omulungi
Abeerawo kalibe sanyu abeerawo
Kalibe sanyu oba enaku uuuuu
Abeerawo nemukasera akazibu
Ye bambi Abeerawo Bambi
Abeerawo kalibe sanyu abeerawo