Romadin Music - Drunken dance Lyrics


Romadin Music Lyrics

Drunken dance Lyrics
INTRO:
Romadin Music
(Eyo Scoffi)

CHORUS:
Drunken dance (Dance)
Drunken dance (Dance)
Zinamu nga atamidde, nga atamidde, nga atamidde
Zinamu nga atamidde, nga atamidde, nga atamidde

VERSE ONE:
Zinamu nga atamidde tutye
Nga ekkonkome zinisa ku mutwe
Kikutte kite
Ekyange ssita mic gye nkutte
Kilindi kilindi emikono waggulu
Atasobola zinisa okugulu
Kuba ssama wanika amagulu
Zinamu kale nga otunudde waggulu
Eno bitokota ebyabwe byesera
Buli lukya obwongo eno nga bwesera
Ssiri mwangu nga afumba obusera
Mbeesobolera boy mwe ne bwe mukeera
Ssibawulira kyokka ffe mutuwulira
Beggalira (beggalira)
Baasigalira kasita batuwulira

CHORUS:
Drunken dance (Dance)
Drunken dance (Dance)
Zinamu nga atamidde, nga atamidde, nga atamidde
Zinamu nga atamidde, nga atamidde, nga atamidde

VERSE TWO:
K'ekasoose nze kambayuze nga omugwi w'eddalu engoye ka nziyuze mbaswaze
Ma rap gwafuuka muze
Mazina ga Tekno, ab'ennugu leero luno, Luweero y'ensibuko, gwaffe ffe tuddako
Anyway, dream nze gye ngobako
Mbalaba nga mbega amaaso teganvaako
Bw'aba chess nina okubala, nga omusumba Bayibuli temba wala
Drunken g'egaliko
Tunyumirwe ffe tuliko
Magezi kitone mu mutwe ye article
Tukikube lingala na buli nguliko

CHORUS:
Drunken dance (Dance)
Drunken dance (Dance)
Zinamu nga atamidde, nga atamidde, nga atamidde
Zinamu nga atamidde, nga atamidde, nga atamidde

VERSE THREE:
Gazine mu style tagala oluusi teekamu zigido
Kayimba kange kya kunywa woomerwa nga Rema juice wa mango
DJ onyumisa olunaku tebasiima balinga Alex Mukulu
Onyumisa omubbali babiri babiri enkessi mu kituli
Romadin Music

[Thanks to geoffreynyombi4 for adding these lyrics]


Soundtracks / Top Hits / One Hit Wonders / TV Themes / Song Quotes / Miscellaneous