Nakowoola erinnya lye nawulira
Yawulira nansansira
Yawumuuza emmeme yange nze
Ago amaziga yagasangula)
Mmm, Nakowoola erinnya lye nawulira
Yawulira nansansira
Yeyawumuuza emmeme yange eh
Ago amaziga yagasangula
Noonyeza, noonyeza wonna
Teri mulala amufanana
Noonyeza, noonyeza wonna
Teri mulala amufanana
Ddala kiki nze kyendisasula Mukama
Olw'ebirungibye byonna gyendi
Ankuuma luberera nambuddabudda
Agwaana amatendo
Noonyeza, noonyeza wonna
Teri mulala amufanana
Noonyeza, noonyeza wonna
Teri mulala amufanana
Noonyeza, noonyeza wonna
Teri mulala amufanana
Noonyeza, noonyeza wonna
Teri mulala amufanana
Noonyeza, noonyeza wonna
Teri mulala amufanana
Noonyeza, noonyeza wonna
Teri mulala amufanana
Teri, teri, teri
Teri mulala amufanana
Teri, teri, teri
Teri mulala amufanana
Abange teri, teri, teri
Teri mulala amufanana
Teri, teri, teri
Teri mulala amufanana
Teri, teri, teri, teri n'omu
Teri mulala amufanana
Teri, teri, teri
Teri mulala amufanana