It's vtm baiby
(Kraizy)
Life was a fun thing to live
Woba onjagala yongeza
Woba tonjagala weyiye
(Agambye atya)
Njagala mbanyumize
Akaboozi gyenasibuka
Wekyabelanga ku
Ssekukulu
Amata gabaana bagaleete
Ne tooke elyo baliwate ee
Maama mukibiina nga
Bazigabanye
Atatulaba anti gali masanyu
Ogwo gwe mukwano
Gwali mature abo mukibuga
Boona nga batuuse
Ngo kimanyi abayimbi
Babalanze kukisawe
Nga akapiira bakalanze
Ekikaali ewaffe bakilanga
Nokyamuka gyoli tobasange
Ah ah siiga siiga siiga
Ekifananyi kyolunaku
(Siiga)
Ah ah yimba yimba yimba
Akayimba kolunaku
(Yimba)
Ebiseela ebyo oh
Ohh owowo hmm
(Siiga)
Ebiboozi ebyo oh
Ohh owowo
(Yimba)
Neuborn wonsookayo
Mummy mugambe nzijja
Buto bwange bwesunze
Nali nabusubiza amaata
Nzija nzija ndi mukubo
I can't miss baana ba
Maama kansambye
Sambye kukyegulo
Mbe namwe baana
Ba maama
Am on my way on my way
On my way am coming to you
On my way on my way
On my way am coming to you
(Ah)
Kuba kino kyakasela
Ela kilina okubeela
Oluva wano
Tugende mukapiira
Tunyumirwe obulamu
Neela
Ah ah siiga siiga siiga
Ekifananyi kyolunaku
(Siiga)
Ah ah yimba yimba yimba
Akayimba kolunaku
(Yimba)
Ebiseela ebyo oh
Ohh owowo hmm
(Siiga)
Ebiboozi ebyo oh
Ohh owowo
(Yimba)