Nabulwa akwenkana
Nadia
XPro pan beat
Nfanana eyagula emmundu nenjitekamu mu nju
Aga walayi nkwagala
Nkumatira, aa haa aa
Wotoba wabeewo ani?
Wabeewo ani
Ompanewane ebya alaali
Ebya alaali
Gwe njagala ono kacumbali
Kacumbali
Abalala nabenenya ku mutwe nga biguuna
Bwonkyawa oba onzise
Gunkuba gunsuna lwa gwe
Nabulwa akwenkana
Guntujja gunkuba lwa gwe
Ee, malayika
Sembera, aa haa gwe
Nabulwa akwenkana
Yanguwa aa haa, gwe
Ee, malayika
Wankwata
Ondi ku mutwe nga mwenge
Oli ku nze, wanyweeza
Aa haa aa
Gwe laba ompaluusa ombibiita
Ne bye siyinza kwerabira
Onjagala ompagira
Bya ddala amazima
N'omala onkyawa
Ku olwo lwe banziika
N'omala onimba
Ku olwo lwokiraba
Gunkuba gunsuna lwa gwe
Nabulwa akwenkana
Guntujja gunkuba lwa gwe
Ee, malayika
Sembera, aa haa gwe
Nabulwa akwenkana
Yanguwa aa haa, gwe
Ee, malayika
Nfanana eyagula emmundu nenjitekamu mu nju
Aga walayi nkwagala
Nkumatira, aa haa aa
Gwe njagala ono kacumbali
Kacumbali
Abalala nabenenya ku mutwe nga biguuna
Bwonkyawa oba onzise
N'omala onkyawa
Ku olwo lwe banziika
N'omala onimba
Ku olwo lwokiraba
Gunkuba gunsuna lwa gwe
Nabulwa akwenkana
Guntujja gunkuba lwa gwe
Yiiyii, malayika
Sembera, aa haa gwe
Nabulwa akwenkana
Yanguwa aa haa, gwe
Yiiyii, malayika
Gunkuba gunsuna lwa gwe
Nabulwa akwenkana
Guntujja gunkuba lwa gwe
Ee, malayika
Sembera, aa haa gwe
Nabulwa akwenkana
Yanguwa aa haa, gwe
Ee, malayika
LYRICS PUBLISHED BY: PROMOTER MUSA