Oh na na na
Oh na na na
Baby baby owayi eya
Laba naleta wheel barrow yo mukwano eyali ejjude
Nze nenkuwa omutima
Gwona gwona gwe wankamulamu musayi
Nali nakowa ebye kiyaye
Nga njagala akooye tu settlinge
Naye gwe wandaga nti twagala sente
Nange nenfuna sente nenkuwa sente
Buli ku meetinga nataka mafalanga
Naye mu mukwano nze nkuba nooza
Nandibade no omukwano naye na lockinga
Guno gwe nina gwoli eyantegera ooh yee
Sibimanyi ebyo
Nze sibimanyi
Ebyo kwagala ono nooli
Sibimanyi ebyo
Nze sibimanyi
Ebyo okulumya abana baabandi
Sibimanyi ebyo
Nze sibimanyi
Nadala nga anjagala
Sibimanyi ebyo
Nze sibimanyi
Sibimanyi sibimanyi sibimanyi
Manyi olumwa
Naye nange numwa eno
Kuba obulungi bwo baibe obulungi bwo
Nali mbwagadde
Naye yegwe wawoza era wawoza
Olulimi lwentegera lwa sente
Nali nkwagadde
Nga njagala nkutwale ne ku vacation my baibe
Laba ono bwajja Yajja na mukwano gwoka
Bwendeka ono ngende naani
Sirabayo omusingayo eyo simulaba baibe
Sibimanyi ebyo
Nze sibimanyi
Ebyo kwagala ono nooli
Sibimanyi ebyo
Nze sibimanyi
Ebyo okulumya abana baabandi
Sibimanyi ebyo
Nze sibimanyi
Nadala nga anjagala
Sibimanyi ebyo
Nze sibimanyi
Sibimanyi sibimanyi sibimanyi
Ono anjagala talaba balala
Omutima aguwa nze tuguwa balala
Gwe wamba omutima
Olabe bwensumulula wallet
Empewo bwekufuwa nze akubika jacket
Naye bwondaga nti guggwa na nsimbi
Akapapula nsiba omutima sikuwa
Nali nakowa ebye kiyaye
Nga njagala akooye tu settlinge
Naye gwe wandaga nti twagala sente
Nange nenfuna sente nenkuwa sente
Buli ku meetinga nataka mafalanga
Naye mu mukwano nze nkuba nooza ooh ye
Sibimanyi ebyo
Nze sibimanyi
Ebyo kwagala ono nooli
Sibimanyi ebyo
Nze sibimanyi
Ebyo okulumya abana baabandi
Sibimanyi ebyo
Nze sibimanyi
Nadala nga anjagala
Sibimanyi ebyo
Nze sibimanyi
Sibimanyi sibimanyi sibimanyi
Ebyo ku cheatinga
Nze sibimanyi
Ebyo ku baliga baliga
Sibimanyi
Ebyo ku cheatinga
Ebyo ku baliga baliga
Sibimanyi
Nze sibimanyi