Ohh ma babe
Jami vibes daily
Obulungi bwo bwebumbonyabonya
Babe toyomba
Babe toyomba
Nze okukufuna natambula amawanga
Ebusoga nebuganda
Nalinda Linda KO babe paka bwe nakusanga
Eno love yaffe nengiwanga
Kat nakufuna babe Lena no nenkukuma Eli abassajja abakuswama
Njagala nkutekeko tight marking
Nga buli lwenkusalako
Tight hugging
Njagala mbere wo everyday every night
In a zero distance.
Ndowoza ekyokukuwa
Nkuzibe oleme okulaba
Abansinga sente vibe
Wamu nama figure
Ndimujawa akukila
Mubulungi gwe akikuba
Kengunde mubdongo nabo kabasike omukira
Nkuyita munange kumakya nemutuntu
Nakuwola banja nkakasa
Sikyabanja.
Ampumuza omutima gweyamponya abaniga
Tebe kabani kundongo kijacked na WA boda.