Yeh eh yeh yeh yeh yeh
Yeh yeh yeh yeh
Yeh yeh yeh yeh
Lugendo lwange nze lwenyumya
Wenali nga ssente silina
Ono Ya njagala nga Bwenali
Wadala era yeka gwenina
Ono atukula ngakimuli
Wantunulila nfa Munda muli
Walivaawo silibeerawo
Yewange gwe mpita owange
Yansubiza nti Aliba wange nzeka
Nemusubiza nti ndimutwaala
Ekaa Huh
Nze naye Tuli bumu
Ebisomoozo bingi naye Tuli Kimu
Wemukubako eriso
Ne mbeera mugumu
Ye mukwano gwange
Nze gwe njagala yeka
Gwe njagala yeka
Nze ndi eno nkumissinga
Mukwano nze nkulindilira
Obwongo bufreezinga
Mukwano Mungi Munda muli
Yeah Nze ndi eno nkumissinga
Mukwano nawe nvistinga
Obwongo bufreezinga
Mukwano Mungi Munda muli
Muda muli hihihi
I don't know I don't know
What am gona do
Wotali mukwano emere sijilya
Ekibozi bozi jangu tunyumye
Akamwenyu mwenyuko
Nze nkasubwa
Yoono nze gwejagala yeka
Mukwano gwe matila yeka
Yeehhh
Olugendo lwomukwano gwaffe Luwangale
Tubeere bamanyi tukole
Ssente tufune omukwano gunyume
Esaala tusabe
Abaana tufune
Emyaka giweere
Baby tuwangaale
Tubeere besimbu empisa tukole
Tubeere bakakamu
Omukwano Gubune
Tulibakiberawo lubereerea
Ekyo kimanye
Akaweta kakano
Mukwano gwe akatute
Nze ndi eno nkumissinga
Mukwano nze nkulindilira
Obwongo bufreezinga
Mukwano Mungi Munda muli
Yeah Nze ndi eno nkumissinga
Mukwano nawe nvistinga
Obwongo bufreezinga
Mukwano Mungi Munda muli
Munda muli hihihi