Nkusaba kisonyiwo
Nasobya nyo
Nkimanyi bulunji kiluma nyo
Byenazanya bingi ebitaaliyo
Nakukuba story ezitaaliyo
Byonnenya byonna be erasinge
Byondowooleza obi changinge
Tubiddemu ela twe sortinge
Obe muntu wange
Kuba kati nakyuusa omuzanyo
Nayongeza ama love bulala nyo
Ngezesa onoosima opimyeeko
Ababadde basumbuwa obaveeko
Nali kubiwagu mbilwanira nga eno nsubwa nkota
Nzunga nobwemabbali obuntambuza
Nakizuula oluvanyuma
Omutuufu yeggwe
Buli lwenkulowooza
Nga epanda epanda
Love nga epanda
Oninako amanyi
Oli wanjawulo
Bwenkulowooza nti nga epanda
Epanda
Love nga epanda
Onninako amanyi
Oli wanjawulo
Kyansukkako neetonda
Silikiddila okweelonda
Nkakasizza baby gwe asinga
Ddala mukwano gwe abasinga
Tolinsanga nti neemola naabalala
Silibiddila kwesembya
Omutima ogu over ridinga
Njagala concetratinga
Buli lwenkulowooza
Nga epanda epanda
Love nga epanda
Oninako amanyi
Oli wanjawulo
Bwenkulowooza nti nga epanda
Epanda
Love nga epanda
Onninako amanyi
Oli wanjawulo
Oli kibooko
Oli luga
Omanyi romance
Oli muka
Sizanya naawe sikuta
Gwe oli kyakulya nze ndi luba
Byonnenya byonna be erasinge
Byondowooleza obi changinge
Tubiddemu ela twe sortinge
Obe muntu wange
Buli lwenkulowooza
Nga epanda epanda
Love nga epanda
Oninako amanyi
Oli wanjawulo
Bwenkulowooza nti nga epanda
Epanda
Love nga epanda
Onninako amanyi
Oli wanjawulo